Ensuula y'emabega

Okuwaabira – Okulabula – Okulambuulura

Awatali kwe yannjula kwa bulijo tujja kugengda buterevu ku nsonga ku lw'omusango neri oyo alina obuyinza okusala omusango mu kulaaga ensonga ezikwatagana ne Baibuli – essomesa oba bikolwa ebilikolwako, Katonda yasaalawodda Ekigambo kye kilina okubeera ekituufu' mu kulaaga kuno ogutavunda, Ekigambkya Katonda ekitagwaawo, nga bwe kyawandiikibwa mu Baibuli, kijja ku yimirira, kiri kozesebwa mu >>lunaku olw'omusango

Nga omusango mu kooti kakati tujja kulangirira okuwaabira eri entebe ya Katonda ey'omusango tuwe n'okulabula.

Okuwaabirwa kwo kweyongerayo mu bulimba bw'enzikkiriza. Abantu ba kya limbibwa, nga bwe tunalaba, balimbira mu linya lya Katonda n'ezikkiriza. Singa wabadewo akakisa ako kufuusibwa okugenda mu bulamu obutagwaawo oluvanyuma lw'okufa, tewali n'omu yandigenze mu buzibu bwo kuwaaburwa kuno.Naye, kijja kuba nga bwe kyawandiikibwa, "era ng'abantu bwe baterekerwa okufa omulundi gumu, oluvanyuma lw'okwo omusango." (Abaebbulaniya 9:27).

Okuwaabirwa te kulwanyisa >>ebitamanyiddwaAwulira Ebigambo byange, n'atabikwata, nze siri musalira musango: kubanga sajja ku salira nsi eno musango wabula okulokola ensi. Agana nze n'atakkiriza Bigambo byange allina amusalira omusango Ekigambo kye nayogera kye kiri musalira omusango." (Yokaana 12:46-48).

Bonna b'asoma eby'awandikiibwa ebitukuvu ne batuuka mu ku maliriza nga bulyomu ategede bubwe olwensonga zabwe. Okunoonyereza n'okusoma tekimaala, kye kikolebwa na basaja bonna aba makkanisa. Kitandiika no kubikkulirwa kw'omuntu n'okugobereera kw'enyini okw'a Yesu Kristo. Ye kye kintu eky'omuwendo ddala eky'okulagibwa okugwaayo okw'aKatonda, mu Ye mwemuli obugagga bwonna obw'amagezi n'obw'okutegeera nga bukwekeddwa (Abakkolisaayi 2:2-3). Kyawandiikibwa, "Munoonya mu byawandiikibwa, kubanga mwe mulowooza nti mu byo mulimu obulamu obutagwaawo: n'ebyo bye bitegeeza ebyange. Era temwagala kujja gyendi, okubeera n'obulamu." (Yokaana 5:39-40).

Kyankomeredde te kyikilizibwa okusalira musango am asomo ga Baibuli okuva ku nsonga y'omuntu yenna. Fenna tulina okwewayo eri Ekigambo kya Katonda kye Kigamba. Omulamuzi omukulu bwakola kaakano bwalikola ku lunaku olusembayo Okusala omusango oku sinzira ku Kigambo kye kyoka. Omutume pawulo awandiika, "…Kubanga fenna tuliyimirira mu maaso g'entebe ey'emisango eya katonda." (Abaruumi 14:10). Mu baluwa ye eri ekkanisa y'abakkolinso atekawo essira nate, "era kyetuva tufuuba, obanga, …okusiimibwa Ye. Kubanga ffe fenna kitugwanira okulabisibwa Kristo walisalira emisango." (2 Abakkolinso 5:9-10). Omusango ogusembayo gu tulaagibwa mu Okubikkulirwa 20 okuva ku kanyiriri 11.

Ekiriwo kaakano ky'abo bonna abali eri Katonda okuwa ekitiibwa essomesa za Baibuli n'ebyokulabirako ebya tuterwaawo okuvira ddala mu naku z'abatume nga bwe za kakasibwa emirembe gyonna. Oluvanyuma lw'okuzukkira kwe Mukama waffe yamala enaku makumi anna nga tana genda mu ggulu ng'asomesa abayigirizwa be (Lukka 24:50-51). Awo nalagira abayigirizwa be abalonde eri abo be yalabikkira nga Mukama azukkidde, nti n'abo basoobole okusomesa amawanga gonna okukuma byonna bye yabalaaguira (Matayo 28:20; Ebikolwa bya batume 1:1-3). Kino kikolebwa n'abaddu ba Katonda bonna abatuufu okusinzira ku byokulabirako ebyatutekerwaawo n'abatume Peteero ku lunaku lw'abapentekoote nera kijja kweyongerayo okutuuka ku nkomerero mu nsomesa y'emu n'ebikolwa. Bw'ekityo Ekigambo ekya yogerwa ne Nnabbi Isaaya biri kutukirizibwa, "N'abaanabo bonna baliyigirizibwa Mukama n'emirembe gy'abaana bo giriba mingi." (54:13). Mu njiri okusinzira ku Yokaana, Mukama waffe alaga Ekyawandiikibwa nga agamba nti Kyawandiikibwa mu ba Nnabbi nti n'ebonna baliyigirizibwa Katonda. Buli yawulira kitange n'ayiga ajja gyendi." (Yokaana 6:45).

Okuwaabirwa ku kolebwa kw'abo bonna abafuusa Ekigambo kya Katonda ekya namaddala nga bwe kyawandiikibwa mu Baibuli era bakyamiza ne balimba mu nsomesa. Kaakano abantu balinokuwulira obubaka obw'aKatonda mu butuufu ne mu mazima mu kikula kyakyo eky'asooka. Kya naaku naye kituufu, abaweereza aba maddini agenjawulo batambulira mu makubo gabwe. Abamu bogera ku bulokozi, n'abo bennyini tebajja mu kubo ly'obulokozi nga bwelagibwa mu luberyeberye obw'ekkanisa y'endagano empya.

Mu buweereza bwange obw'ensi yonna, okubaddewo mu byassa ebisuuka ebina era na mawanga agasuuka 130, n'asobola okutegera amaddini gonna n'amakkanisa. Nga tambula ensi yonna, okutuusa-kaakano n'ebintu ebigenda mu maaso mu nsi y'ezikkiriza. Buli wamu omwoyo gwenfuna guli gusindiika emabega omwoyo gw'ebibina by'enzikkiriza nga gu bakulembera mu >>enkola-y'obuwangwa

Mu lugendo lwange akaseera katono akayise nga ndi mu kuweereza n'alaba ebikolwa nga okusaaba ba ku komenkereza mu nkola bweti, "mu linya ly'akitaffe ne lina ly'omwana ne linya ly'omwoyo omutukuvu". Kyali kyekango gyendi mu kiseera kyo kusinza kitaffe n'omwana n'omwoyo omutukuvu byonna byawebwa biseera bye bimu okutenderezebwa. Ebikolwa bino bya tandikiibwawo mu nzikiriza nti "bonna b'assatu" bawebwe ekitiibwa kyenkanyi era bonna benkana okutenderezeebwa. Ebiseera ebimu ebilango nga bino bisoobola okuwebwa, "kaakano tugenda kwa niriza okusingira ddala omuntu w'omwoyo Omutukuvu n'ebiwebwaayo 'eky'eggulo ekirungi, Mwoyo omutukuvu' n'okugenda waala" ekyambukira ddala ewaala, ekyo ekiriranye n'okuvola. Abantu bwebatyo balowooza ki ku nkola entuufu ey'abantume okwogera ku Katonda, "yeebazibwe Katonda kitaffe owa Mukama waffe Yesu Kristo, eyatuwa buli mukisa gwonna ogw'Omwoyo mu bifo byomuggulu mu Kristo" (Abaefeso 1:3a.o.)? nakyo enkola bweti, "Ekisa kya Mukama waffe Yesu Kristo n'okwagala kwa Katonda n'okusembeera kw'Omwoyo omutukuvu gu beere namwe mwena!"kyi kozessebwanyo mu nkomerero y'okusaaba. Buli asoma ebaluwa ya pawulo mu bwangu agenda ku kisanga nti teyalowoza okutekawo enkola okubeera nga ya manyi okukozessebwa buli kiseera. Mu buli baluwa okumaliriza kwe kwanjawulo mu baluwa ze eri amakkanisa mu roma akozessa enkomerero eze milundi ebiri, "era Katonda ow'emirembe aberenga namwe mwena. Amiina." (15:33) era "…Katonda ow'amagezi omu yekka awebwenga ekitiibwa ku bwa Yesu Kristo emirembe egitagwaawo. Amiina." (16:27). Mu kasitaze akasembayo mu kanyiriri akasembayo ekyawandiikibwa ekitukuvu ky'etusoma, "Ekisa kya Mukama waffe Yesu Kristo gibeere namwe mwena. Amiina." (v.21). Lwaki omuntu yenna ay'anjula ekibina ekyetefutefu nataleka Mwoyo mutukuvu kuba mu kubo lye ebiseera byonna? 

Obumanyirivu bw'ebutyo n'ebintu ebilala ebitogeddwako wano y'ensonga y'okulaaga, ekiri n'okuba ekisomoza ate kulabula. Tusanga ki ekiwandikiddwa mu byawandikibwa Ebitukuvu ate ki ekisomebwa mu kyo n'ekitwalibwa nga si kya makulu? Kiki ekyakolebwa mu mazima n'abatume nate kiki akya kakasibwa eri bo ekirina okubuzibwa n'okutekebwa mu lwatu. Ekigambo ya Katonda kye ki era Okuvuunula kye ki?

Ensuula eddako